Seedloans: Entekateeka Yo`kulakulanya abakyaka ku lwensingo eyembala
If possible, we recommend using the English Application Form: http://bit.ly/SeedloansMarch2021English 

Ena mbulula Y`entekateeka:
Seedloans wamu ne Young Farmers’ Federation of Uganda (UNYFA) bakowola no kuyita abantu mu ntekateeka Yo`kulakulanya abakyaka ku lwensingo eyembala

Omulamwa gweno entekateeka gwa tumbula ku muwendo gwe emeere nokulinyisa enyingiza ye byensimbi mu bakyala abalima ebyokulilawo nga ebawereza ensigo ezo mutindo ogwa wagulu.
Sign in to Google to save your progress. Learn more
Oli mukyala mulimi?
Nga eyetabye mu ntekateeka eno, ofuuna ensigo ze bijanjaalo okuba mu Seedloans kuntandikwa ya sizoni yo kusimba ebilime.

Osimba ensigo no kungula ebijanjaloo.

Ebimu kubyo kungula ebinakilizaganyako (ebijanjaloo ebikalu) bya kudizibwayo mu ntekateeka ya Seedloans  nga omuwendo kulwe banja lye ensigo gye wafuna muntandikwa ya sizoni. Kino kyetuyita "ensigo ye banja"

Amakunguka agasigaddewo gona gago kutunda oba kulya

Entekateeka ye ensigo ze banja: Simba ensigo ze bijanjaalo kaati, saala ensigo enkaalu nga omazze okukunguka!
__________________________________________________________
Abakyala abaalimi mukino bajja kufuna ensigo ku banja, naye balina okubeera mu bibina. Akulira ekibina ajuliza buli omu kubaali mu kibina ekyo nga basabira wamu ensigo zebanja.
Abakulembeze be biina bya balimi basabibwa okutambuza amalulire mu bibina bakyala ku mukisa guno. Omukyala wadembe okwenigirwa mu ntekateka eno oba needa. Omukulumbe we kiina kya bakyala akunganya ebikwata kubagala okwenyigira mu ntekateeka eno. Omukelembeze nasabira ekibina kye, ensigo zebanja.
__________________________________________________________
Nsigo ki zewetaaga okufuna?
Ebiktwata ku nsigo
Ensigo ze ebijanjalo za mutindo gwa wagulu nyo, zisobora okuwa omuwendo gwa kilo wakati wo 900-1000kg buli mu ekka emu nga osimba mu banga aga 50 cm* 10cm ne ensigo mubuzito bwa kilo 20-25 buli mu eka emu.

Ebijanjaalo byeki kya Nambale (Nabe 16)  bigulibwa okuva mu kampuni ya Victoria Seeds eyatongozebwa abe byi mutindo ne gavumenti ya Uganda (UNBS).

(1) Londako obuzito bwe ensigo mu kilo ze wetagga okufuna: kilo 10 oba 5
Bwenyigira mu ntekateeka eno, ogya kuba ofuna ensigo kubanja. Londako kilo 10 oba kilo 5 ezze ensigo.
(2) Londako ebijimusa: Yee oba nedda
Bwenyigira mu ntekateeka eno, ogya kuba ofuna ebijimusa oba nedda.  

Bwo salawo ofunne ebijimusa, ogya kukungula ebinjanjalo binji. Naye ebijimusa kitigezza oja kusala ekisangawo. Kitegeza ogya kusalula ekitundu nga sizoni etandika, osasule nensigo nga omazze okukungula ensisigo.
Nga omazze okukungula, osasula ensigo enkaalu mu seedloans ku lwebyo byewafuna, omuwendo gwo sasula gusinzira ku byewafuna nga (1) kilo zensigo oba (2) ebijimusa.
Tunyonyore ebisangako awo (bwoba oyagala)
Mubufinze: Buulu mulimi alonda ko 1 ku 4 nga asaaba ensigo zo kwewoola
Ebyo kulondako 4 mu bujuvu
Bwoba oyagala

(Ekyokulondako 1) kilo 10 ezensigo, tekuli kijumusa,

                  ojja kusasula Seedloans ekilo 25 ezebijanjalo nga omazze okukungula.



(Ekyokulondako 2) kilo 10 ezensigo, ne kijimusa,

                  ojja kusasula emitwalo ebiri (20,000UGX) mu Seedloans nga sizoni ettandika, osasule ne kilo 30 ezebijanjalo nga omazze okukungula.



(Ekyokulondako 3) kilo 5 ezensigo zebijanjalo nga tekuli kijimusa,

                  ojja kusasula Seedloans kilo 15 ezebijanjalo nga omazze okukungula.



(Ekyokulondako 4) kilo5 ezensigo ne bijumusa,

                  ojja kusasula omutwalo gumu (10,000UGX) mu Seedloans nga sizoni etandika, osasule ne kilo 17 ezebijanjalo nga omazze okukungula.


Ebyofunamu ebirala
Ebibina ebinalondebwamu bya kuganirwa mungeri nga;
 okutendekebwa munima yo mutindo ogwa wagulu mu byobulimi.
Amawulire ku butale obugula ebijanjalo ku miwendo emiringu.
Emitendero egyiyisamu
- Oli mukyala mulimi.
- Toweza ekka biri (2) ezetaaka kwolimira.
- Oli omu kubaali mu kibiina kyaablimu abawandikibwa mu UNYFA.
- Obeera muma kaati oba mu bufenjuuba bwa Uganda.
- Oteera kusimba nsigo zebijanjaalo.
- Olina emyaka 18 no kusakawo.
Emitenderwa joyitamu okufuna ensigo
- Ebibina bya bakyala abalimi byoka bye binawebwa ensigo.
- Ebibina ebiri kumpi ne Mpigi oba Jinja byoka bye binawebwa ensigo.
Emitendero egyigobererwa
Saaba ensigo obutasuuka lwa kusaatu nga 24th, omwezi ogwokubiri omwaka gwa 2021.
Muyina okusaba ensigo zzo kwewola nga ekibiina.
The group leader should inform the individual group members about Seedloans.
Abakakyala abalimi bayina okusalaawo oba bakwetaaba mu ntekateka eya seedloans bafuune ensigo mu mwezi gwokusattu 2021. Bwebaba nga bakiliza, bayina okusalawo ngeri yokulandako.

(!) Tubakubiriza omukulembeze we kibina okusaka okufuuna ebikwata ku buli kinomu mu kubakyala abalimi mu kibina.
(!) Mpaaka nga omukulembeze wa bakyala ategedde buli mukyala kyayagala, bwatyo anajuzza mu olupapula olusaba ensigo.
Tubakubiriza okozesa olupapula lunno kuba lwoka abakyala lwebalina okozesa okusaba byebetaga.

Seedloans ne UNYFA bajja kubira omukulembezze wa ekibina eismu nga abakyala abalimi balondedwa mu ntekateka eno.
Ebibuuzo? Kuba esimu ya UNYFA: 0755587606/0770980230/0393241565.
Tunyonyore ebisangako awo (bwoba oyagala)
Next
Clear form
Never submit passwords through Google Forms.
This content is neither created nor endorsed by Google. Report Abuse - Terms of Service - Privacy Policy